OKWEBAZA KWA MPUUGA: Kwetabiddwako ababaka ba NRM ne NUP

Описание к видео OKWEBAZA KWA MPUUGA: Kwetabiddwako ababaka ba NRM ne NUP

Omubaka wa Nyendo - Mukungwe era nga Kaamiisona wa Palamenti Mathias Mpuuga aweze okufaafaagana n'abo abaagala okumwonoonera erinnya. Mpuuga, abadde ku mukolo ogwokwebaza Katonda olw'ebirungi byamukoledde asabye ne bannabyabufuzi banne okukomya enkola eyokutyoboolagana. Omukolo guno gwetabiddwako ababaka ba Palamenti okuva mu NUP ne NRM. #NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке