Zungulu: Okuwamba obuyinza

Описание к видео Zungulu: Okuwamba obuyinza

http://www.ntvuganda.co.ug/
Ensonga y'amagye okweddiza obuyinza ezze ezimba wiiki eno, gyebigweredde nga n'aduumira amagye agamba kisoboka amagye okuwamba obuyinza.
Abawangaalidde kuno okwaffe mujjukira emboozi bwezityo bazinyumyanga nnyo mu gy'ensanvu n'ekinaana era twali tulowooza nti tezirikomawo.
Waaliwo abaagera olugero nti engege bwekunyumiza nti Mwami goonya yalwadde, towakana kubanga tosula mu mazzi..
Bwekiba nga Gen. Museveni ne Gen Aronda aduumira amagye bebaayogedde eby'okuwamba. Amaaso temutemya.

Комментарии

Информация по комментариям в разработке