ETTEMU E MATUGGA:Eyakubye omuwala emiggo egyamusse akwatiddwa

Описание к видео ETTEMU E MATUGGA:Eyakubye omuwala emiggo egyamusse akwatiddwa

Poliisi ekutte Jordan Ainebyona abadde akola obwa Kanyama ku bbaala ya Closet Chill Out mu bitundu bye Matugga ng'emulanga kukuba kaasitoma emiggo egyamuggye mu budde mu kiro ekikeesezza leero.
Eyattiddwa ategeerekese nga ye Claire Oweisenga nga baamulanze kubuzaawo kasimu ku bbaala eno Owaisenga yafiridde mu ddwaliro gye yabadde atwalibwa okufuna obujjanjabi .






#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке