OLUTALO LWA MUZATA NE KITATA

Описание к видео OLUTALO LWA MUZATA NE KITATA

Olutalo wakati wa abdul kitata, n’omwogezi wa basiraamu b’ekibuli sheik nooh muzaata Batte lukulidde ddala oluvanyuma lwabuli omu okwogera munnae amafuukule.
Sheik Muzaata bweyabadde abaulira mumuzikiti gwa Nuhu Mbogo ekawempe yategezeeza nga ssentebe wa Nrm ow’e Rubaga Abdalah Kitata bweyasitula abasiraamu okubatwala ewa pulezidenti museveni bamwetondera atte abasiraamu abakwatibwa kubyekuusa kutte erize libaawo kuba sheik muggwanga.
Muzaata ayalabudde Kitata ave kunsonga z’obusiraamu kubanga tazimanyi wabula ne Kitata olumugudde mumattu naye nazza omuliro.
Nabyo tubirina.

Комментарии

Информация по комментариям в разработке