PALAMENTI YAYISIZZA EMBALIRIRA YA BUWUMBI 72,000:Waliwo abeebuuza ssentegye zigenda okuva

Описание к видео PALAMENTI YAYISIZZA EMBALIRIRA YA BUWUMBI 72,000:Waliwo abeebuuza ssentegye zigenda okuva

Embalirira y'omwaka gw'ebyensimbi ogujja 2024/2025, ya Buwumbi emitwalo musanvu mu ekumi bbiri ye yayisiddwa Palamenti akawungeezi k'eggulo era nga y'ekyasinze okubeera waggulu bwogerageranya n'embalirira ezizze ziyisibwa. Kyokka waliwo okwebuuza wa gavumenti gye genda okujja ssente ezigenda okuvujjirira embalirira eno ng'eggwanga liri mu kattu k'ebyenfuna.


Abamu ku babakak ku ludda oluvuganya gavumenti balowooza nti embalirira eno tegenderera kutuusa buweereza ku bannayuganda wabula okuzannya ebyabufuzi, ng'eggwanga lyetegera akalulu ka 2026.




#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке