ENGUUDO EMBI :Gavumenti ewadde disitulikiti 14 ebyuma

Описание к видео ENGUUDO EMBI :Gavumenti ewadde disitulikiti 14 ebyuma

Ssaabaminisita Robinah Nabbanja akuutiidde abakulembeze ba disitulikiti empya e kkumi n’ennya [14] okukozesa obulungi tulakita empya ezibaweereddwa okuziimba n’okuddaabiriza enguudo mu kifo ky’okuzikozesa ebyaabwe.
Okugula ttulakita zino kumazeewo silingi obuwumbi 34 nga kati minisitule y’ebyenatambula eyagala ensimbi endala obuwumbi 30 okusobola okugula ttulakita endala ezisigaddeyo.

Disitulikiti eziweereddwa tulakita kuliko Terego, kwania, Madi - Okolo, Kikuube n’endala.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке