Zungulu; Bannayuganda ku kutambula kwokulwanyisa enguzi

Описание к видео Zungulu; Bannayuganda ku kutambula kwokulwanyisa enguzi

WIIKI eno ebadde ya kutambula kuwakanya na kunakuwalira obubbi n'okulya enguzi ebisusse mu Uganda; era emboozi eno yekyali ku mimwa gy'abangi. Abamu bagamba nti weewaawo, enteekateeka si mbi, kko abalala nti abakulu baabadde ku masaali na kukola dduyiro naye ng'eby'okugoba enguzi mu Uganda si bye baliko. Zungulu.#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке