Poliisi egamba ekyanoonyereza ku kyalumizza Bobi Wine

Описание к видео Poliisi egamba ekyanoonyereza ku kyalumizza Bobi Wine

Poliisi etegezeza nga bwegenda okunoonyereza ku by'abadde mu kitundu kye Kira - bulindo ekyaviiriddeko omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi okulumizibwa.Ono yabadde ava mu maka ga munnamateeka George Musisi wabula poliisi nebakubamu omukka ogubalagala nga aba NUP ne kati balumiriza nti Kyagulanyi yakubiddwa essasi mu kugulu mu kavuvungano ako.Poliisi ezzeeyo mu kifo awaabadde akavuyo okwongera okunoonyereza okuzuula ekituufu ekyabaddewo.




#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке