Amasasi ganyoose e Bulenga nga afande Muhammad Kirumira akwatibbwa

Описание к видео Amasasi ganyoose e Bulenga nga afande Muhammad Kirumira akwatibbwa

Amasasi ganyoose e Bulenga poliisi ya flying squad bw’ebadde ekwata DPC w’ebuyende Muhammad Kirumira. Ono okukwatibwa, kiddiridde okuvaayo olunaku lwa jjo n’ategeeza nga bw’alekulidde emirimu gya poliisi nga agamba tayinza kusigala nga aweereza ng’ate awozesebwa mu kkooti.

Ono yeesibidde mu nju ye mu maka ge agasangibwa e Bulenga era poliisi flying squad ewaliriziddwa olujji okulusazisa ebyuma okusobola okumuggyo.

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке