EYASUDDE OMWANA MU KAABUYONJO: Poliisi enoonyereza ku muyizi w’essomero erimu e Mityana

Описание к видео EYASUDDE OMWANA MU KAABUYONJO: Poliisi enoonyereza ku muyizi w’essomero erimu e Mityana

Poliisi mu district y’e Mityana eriko omuyizi gwenonyerezaako lwakukakana ku mwana gw’abadde yakazaala n’amusuula mu kinnya kya kabuyonjo. Ono muyizi ono asoma senior yakubiri ku somero lya Elites College Mityana era ng’atemera mu gy’obukulu 17. Kigambibwa nti omwana ono yamuzaalidde mu kabuyonjo oluvanyuma n’amusuula mu kinnya. Poliisi era eri mu kuwenja omuvubuka agambibwa okuba nnyini mwana eyasuliddwa mu kinnya


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке