“Bannanga kukyalira Kabaka e Namibia”; Omutaka Walusimbi eyagobeddwa alaajanye

Описание к видео “Bannanga kukyalira Kabaka e Namibia”; Omutaka Walusimbi eyagobeddwa alaajanye

Ab’ekika ky’effumbe bategeezezza nga bwebagenda okujulira ku nsala ya kkooti ya kisekwa eyagobye Yusuf Mbirozankya ku bwa Walusimbi okukulira ekika ky’e Ffumbe.Bano bagamba nti okusinziira ku nnono ya Baganda omutaka tawozesebwa mu kkooti ya kisekwa ng’omusango guno gwali gulina kuwulira mu mbuga oba olukiiko lw’abataka olukubirizibwa Kabaka.ab’effumbe era bagamba nti ebiriwo byandiba nga byesigamiziddwa ku ky’omutaka Walusimbi Mbirozankya okukulemberamu abataka okugenda ew’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni era kino tebakyejjusa.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке