Okujjanjabwa endwadde etaliiyo: Yiino emboozi ya Sham Naluggya ow’e masanafu

Описание к видео Okujjanjabwa endwadde etaliiyo: Yiino emboozi ya Sham Naluggya ow’e masanafu

Okuweebwa amawulire g’ekirwadde ky’otalina n'otandika okuweebwa obujjanjabi ky’ekimu ku birooto eby’entiisa omuntu yenna byatandyagadde okumutuukako.Mu mboozi eno, ogenda kulaba omukazi Sham Nalugya eyagambibwa nga bweyalina ekirwadde ky’ensigo era abasawo nebamutandisizaawo eddagala, Kyoka bagenda okuddamu okumwekebejja obulungi mu ddwaliro eddala nga ali lubuto lwa ssabiiti kkumi.Abasawo batubuulidde nti kituufu ensobi zino zikolebwa nayenga ebiseera ebisinga kiva ku bintu nga ebyuuma ebitali ku mutindo n’abantu abali mu bifo by’obujjanjabi ebikyaamu.#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке