Ssemujju agamba baalonze dda erinnya lya ‘FDC’ eppya

Описание к видео Ssemujju agamba baalonze dda erinnya lya ‘FDC’ eppya

Okusinzira ku bakulembeze ba FDC abekiwayi kye Katonga elinya lye Kibiina ekipya lyakufuluma obutasuka sabiiti eja mu kino basobole okwetegekera akalulu ka 2026.Kino kigenze okujja mu kaseera nga bano baali baasalawo okusattulula ekibiina ki FDC bakole ekibiina ekipya Wabula kinajjukirwa nti olunaku lw’eggulo bana FDC abeekiwayi ky’e Najjanankumbi baalumiriza bano obutaba nabuyinza kwosa n’okuba nti ssiba memba bakibiina.
#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке