Waliwo abalumiriza amagye okubuzaawo abantu baabwe

Описание к видео Waliwo abalumiriza amagye okubuzaawo abantu baabwe

Amagye gongedde okulumirizibwa okukozeza obubi obuyinza nga waliwo abantu abalala abavuddeyo okugalumiriza okubuzaawo abantu baabwe. Bano nga batuuze b’omu Kawempe bagamba nti ensonga eyakwasisa abantu baabwe yabalema okutegeera so nga nebwebazuula gyebali, tebakkirizibwanga kwogerako nabo. Mu bano mulimu abavuganya ku bifo by’obukulembeze eby’enjawulo mu kitundu kino.




#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке