TWAGALA BWENKANYA: Famire ya Ankunda eraajana

Описание к видео TWAGALA BWENKANYA: Famire ya Ankunda eraajana

Ensonga y’okukwata abantu nebamala emyezi nga tebawozesebwa tekoma ku bantu ba bulijjo, n’abajaasi bennyini etandiise okubatwaliiramu

Waliwo ab’oluganda lw’omujaasi Philip Ankunda nga muvuzi wa nyonyi mu UPDF abalumiriza amagye okukwata omuntu waabwe nebamutulugunya okumala emyezi ebiri nga tatwalibwanga mu kkooti.

Bano bagamba nti amagye Ankunda gaamulanga kintu kirala kyokka ate bwebaamutwala mu kkooti y'amagye e Makindye nayo nebassaayo emisango mirala.Solomon Kaweesa k’abirambike okuva gye byatandikira.

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке