Katikkiro agambye embeera ya Kabaka e Namibia temugifuula ya byabufuzi

Описание к видео Katikkiro agambye embeera ya Kabaka e Namibia temugifuula ya byabufuzi

Katikkiro Charles Peter Mayiga ategezeezza abaami b’amagombolola nga bwebatagwana kuwudiisibwa bannakigwanyizi abefuula abaagala ennyo Kabaka,naye ng’ekigendererwa ku muvvoola.Mayiga azzeemu okukikkaatiriza nti ebifa ku Kabaka e Namibia abiwuliza bulungi nga kale abo abefuula nti nabo babimanyi, takyabawa budde.Ono abadde asisinkanye abaami ba Kabaka abamagombolola mu Kampala.




#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке