OMUGENZI SOBI: Ebikwata ku bumenyi bw’amatteeka

Описание к видео OMUGENZI SOBI: Ebikwata ku bumenyi bw’amatteeka

Paddy Sserunjoji abadde amanyiddwa ennyo nga Sobi, obulamu bw’okumenya amateeka yabuyingira akyali muvubuka muto, era kumpi ow’enjogera embi ayinza okugamba nti yafiriidde ku mulimu.Sobi ono teyegaanangako bibi byeyakola wabula nga amateeka gabadde tegamusingisanga musango gwonna.Ng’omusajja ono aserengeta ewa senkaaba, twagadde okuyitako mu bulamu bwe okutegeera abadde ani.


Solon Kaweesa katulage obulamu bwe bw’abadde abutambuza.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке