Eyabadde atemula omusuubuzi akwatiddwa

Описание к видео Eyabadde atemula omusuubuzi akwatiddwa

Poliisi ekutte omusajja eyalabikidde mu katambi nga akutte e jjambiya ne nnyondo ng’aliko omusuubuzi gwakanda ensimbi e Nateete .Ono yatuuse n'okutuusa ku musuubuzi ono obuvune . Omukwate ye Ashraf Kizza nga baamukwatidde Kyotera gyeyali yaddukira oluvanyuma lw’okukola ekikolobero kino.Kitegerekese nga ono bweyali ayagala okulumba mukamaawe Bashir Ssekiwunga kubigambibwa nti yali amusuubizza Ssente obukadde kkumi.




#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке