Ow’emyaka ebiri eyakabasanyiziddwa ,yeetaaga obukadde 8 okulongoosebwa

Описание к видео Ow’emyaka ebiri eyakabasanyiziddwa ,yeetaaga obukadde 8 okulongoosebwa

Olunaku lw'eggulo omulamuzi w'eddaala erisooka e Kayunga Faridah Ikimaana yayimirizza olutuula lwa Kkooti mu musango gw'omwana ow'emyaka ebiri eyasobezeddwako asooke amusondere ssente z'obujjanjabi Ab'essiga eddamuzi bagamba nti ekyakoleddwa omulamuzi kyoleka nti abalamuzi naoba bakwatibwako ensonga eziruma abantu be baweereza Bazadde b'Omwana omulamuzi gwe yasondedde batubuulidde nti ali mu mbeera mbi ddala era yeetaaga obukadde munaana okusobola okumulongoosebwa.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке