Ababaka ba NRM babadde n’ensisinkano ne Museveni

Описание к видео Ababaka ba NRM babadde n’ensisinkano ne Museveni

Ababaka ba NRM leero babadde mu nsisinkano ne ssentebe w'ekibiina kyabwe era omukulembeze w'eggwanga Yoweri Museveni Ensonga y'okuggyawo ekitongole ky'emmwanyi ki Uganda Coffee Development Authority y'emu kwezo ezibadde zisuubirwa okuba ku mwanjo yadde ng'ababaka bagamba nti waliwo nendala ez'enkizo ezibadde zitagenda kubuusibwa maasoTwogeddeko n'abano nga basitula okugenda e Kisozi ensisinkano eno gyebadde #NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке