Okuyiwa ettaka mu lutobazi : NEMA eri mu kunoonyereza ku bigenda mu maaso e Kaazi

Описание к видео Okuyiwa ettaka mu lutobazi : NEMA eri mu kunoonyereza ku bigenda mu maaso e Kaazi

Ekitongole ekirwanirira obutonde bw'ensi ki NEMA kitegeezeza nga bwekiri mu kunoonyereza ku ttaka eriyiibwa mu lutobazzi lw'ebusaabala e Kaazi mu disitulikiti y'e Wakiso .Ali mu kuzimba mu kifo kino kitegeerekese nga bwali mu kugugulana n'abantu abalala abagamba nti balina obwannanyini ku limu ku ttaka mu kitundu kino .Muno mulimu abasikawutu n'abantu abalala.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке